Wuuno Omusumba atte Omukulu W'essomero Akabassanya Abaana

0
478

Abatuuze KU kyalo Mansa B mu gombolola y’e Kitimbwa mu Kayunga bawazewaze omusumba Baraka Ronie ate era nga ye mukulu w’essomero lya Mansa B freedom school nebamutwala ku polisi nga bamuvunaana kukabassanya omu ku baana beyaleeta ayambe Omukulu ono omwana amufuukidde ekyambika wa myaka 13 kyokka era asangiddwa nomwana omuwere ateeberezebwa nti baamumusuulira