Minisitule Y'e Bunyoro Tetugasiza – Babaka

0
1266

Ababaka ba paalimenti abakiikirira ebitundu bya Bunyoro beebuuza lwaki gavumenti yassaawo minisitule ekola ku nsonga za Bunyoro. Ababaka bano awatali kuluma mu kigambo bagamba nti omugaso gwa ministry eno tebagutegeera, era bukyanga essibwawo tebalaba mirimu gy’ekola, wadde Abanyoro okugiganyulwamu.