NBS Ne TV Ya America Bali Luno

0
1580

NBS T6V ne televizooni ya Voive America baongedde okunyweza enkolagana yaabwe gyebaatandika omwaka oguwedde ng’abakungu ba Voice of Amerika bakyaddeko ku NBS okulaba NBS Gyekolamu ebyamagero wano mu Uganda.
Ekibinja kya VOA kikulembeddwamu Doug Boynton Atwala ebyakitunzi mu kkampuni eno ate NBS TV n’ekulemberwa Kin Kariisa akulira kkampuni eno n’abakungu be.