Abakazi Abafere Baabano

0
86

Abakazi babiri mu kibuga Mukono bakwatiddwa ne baggalirwa ku poliisi nga bavunaanibwa okuferanga amasomero nga beeyita kye batali.
Bano okukwatibwa babadde ku ssomero ly Tubbies Day Care and Nursery mu kabuga ke Wantoni nga babadde baasaba akakadde k’ensimbi kalamba okubafunira layisinsi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here