Pulezidenti By'agamba Bisoboka

0
868

Ate abatunulizi b’ensonga mu ggwanga bakubye ebituli mu enteekateeka y’okuwa ababaka obukuumi nemmotoka nga bagamba nti embeera y’ebyenfuna mu ggwanga teyinza kusobozesa buli mubaka kuba na bakuumi. Olukiiko lw’eggwanga olukulu mu kiseera kino lulimu ababaka 453 ate nga basuubirwa okweyongrera.