Aba Amasanyalaze Boogedde Ekyagatutte Eggulo

0
111

Ekitongole ekitambuza amasanyalaze ekya Uganda Electircity Transmission Company Limited (UETCL) kyesamudde ebyogerwa bannayuganda nti kyaggyeeko amasannyalaze kumpi mu ggwanga lyonna eggulo n’ekigendererwa eky’okubalemesa okulaba eby’abadde biragibwa ku ttivu, naddala olutimbe gaggadde olwa NBS. UETCL egamba nti empagi 5 eziwanirira waya ezitambuza amasanyalaze zaagudde ekyaggyeeko amasannyalaze bitundu by’eggwanga ebitali bimu.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here