Lukwago Ayingidde Mu Bya Usafi

0
589

Olwaleero omuloodi mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago nga ali wamu n’olukiiko lwa KCCA bawuubyeko olubu lw’ekigere mu katale ka USAFI, okwogerezeganyaamu n’abasubuzi abakolera mu katale kano era nokuwuliririza ebizibu byabwe basobole okubikolako.
Wabula abasuubuzi abamu bwebalabye ku bakulembeze bano batulise nebakaaba era bangi balabiddwako nga bakukulukusa amaziga nga batotolera omuloodi enaku gyebalimu.