Okuddukirira Abagagga Kutabudde Ababaka

0
489

Ababaka ba paalamenti bawukanye ku ky’abagagga abamu okuddukira mu gavumenti okubasasulira ku mabanja agabatuuse mu bulago.
Kino kidiridde abagagga abasoba mu 66 okwekubira enduulu eri gavumenti nga bagala ebayambe ebatikkule omugugu gw’amabanja aganaatera okulemesa emirimu gyabwe okutambula.