Abasima Enguudo za Kampala Baba ku Ki?

0
881

Kampala ekibuga ky’eggwanga ekikulu kikyalimu bingi ebisomooza.
Waweeawo waliwo ebikoleddwa okufuula Kampala ekibuga ekyegombebwa, naye emiziziko gikyali mingi egizza ekibuga kino emabega.
Olwaleero Dean Lubowa Ssaava ali ku nguudo za Kampala, ng’atunuulidde abasimaasima enguudo ezimaze okukolebwa, oluusi ekivaako obujama mu Kampala.