Abayizi Bakoze Edduka Elitambula

0
764

Enswa bwekyusa eriiso nga naawe okyusa envubo, abakwasisa amateeka mu Kcca bezira kulaba ku mutembeeyi, nebalyoka bamutwala entyagi, kakati waliwo abavubuuka abasazeewo okyiya amaduuka agatambula, nekigendererwa ekyokwetaasa ku mbeera embi eri butembeeyi mu kibuga.
Dr Charles Kwesiga okuva ku kitongole kya Uganda Industrial Research Institute,agamba nti enkola eno gye bayiyiza betefutefu ojitendeka abavubuka bona.