Hima Yaakuvujjirira Ebyemizannyo

0
1100

Kampuni ya Hima Cement evuddeyo okuvujjirira eby’emizannyo, ng’ogumu ku mizannyo gy’esazeewo okuwagira gw’e gwa Basketball.
Abazannyi ba tiimu ya Sliverbucks y’ebataddemu ensimbi ne bakiika mu mpaka za Africa ezibadde ziyindira e Kigali.