Ababaka Baagala Gavumenti Eyongere Bannauganda amasanyalaze

0
701

Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti akavunanyizibwa ku bugagga obw’ensibo bagala Gavumenti eyongere amanyi mukukakasa nti banayuganda abawera bafuna amasanyalazze.
Ababaka webasabidde kino, nga kigambibwa nti kati Uganda egenda kufulumya amasanyalaze nokufika gafikke. Dr Kiwanuka agamba nti tekiba kyabuvunanyizibwa okufissa amasanyalaze nga waliwo banayuganda abatagalina.

Tagspower