Akulira Ekyapa Kya Gavumenti Bamuggalidde Ebweru

0
1100

Poliisi n’ekitongole ekikuumi beezobye n’akulira ekyapa kya Gavumenti ekya Uganda Printing and Publishing Cooperation e Ntebe. Irene Muwanguzi akulira ekitongole kino y’atunudde ebikalu bwagaanidddwa okuyingira wofiisi ye ng’etabwe evudde ku kulumirizibwa abatuula ku kakiiko akafuzi nti abadde emirimu agitambuza mungeri ya gadibe ngalye.