Alipoota ku 'Olympics' Efulumye

0
551

Nga wakayita ennaku 15 bukya mpaka ez’emizannyo gya Olympics ziggwa, olwaleero akakiiko ka Uganda Olympics Committee kafulumizza alipoota elambika engeri eggwanga gyalyaakolamu mu mpaka zino.
Alipoota y’emu era eraga n’ebisaanidde okukolebwa okulaba nga ttiimu ezinaakikilira Uganda mu mpaka eziribaawo mu mwaka gwa 2020 mu kibuga Tokyo zongera okwetereeza.