Ekivulu Kya Kampala Kivujjiriddwa

0
897

Ekivvulu kya Kampala ekya Kampala City Carnival kyeyongedde omuzinzi anti kkampuni zeeyongedde okuvujjilira ekivvulu kino.
KKampuni okuli eya MTN n’eya Movit zezikyaali envannyuma ezivuddeyo okuvujjiilira ekivvulu kino ekibaawo olumu mu mwaka ku nguudo za Kampala.