Dr Diana Atwine Yeweredde Ababba Eddagala

0
1041

Akulira ekitongole ekirondoola eby’obulamu okuva mu maka g’obwa president Dr. Diana Atwine yeeweze okukwata abasawo n’abantu bonna abalina akakwate ku kibba-ddagala mu malwaliro g’omu Mpigi.
Atwine abadde asisinkanye abantu b’e Mpigi okukubaganya ebirowoozo ku nsonga z’ebyobulamu ne bamutegeeza nti Gavt nayo yabasuulirira dda mu by’obulamu.

More News