Gavumenti Egobye Abatembeeyi mu Kibuga

0
802

Kyaddaaki Gavumenti eyisizza ekiragiro eri abateembeyeza ku nguudo z’omu kibuga Kampala ne ku mbalaza z’amaduuka nti bonna baveeko bunnambiro. Minisita wa Kampala Beti Olive Namisango Kamya asinzidde ku kitebe ky’agavumenti eky’amawulire n’atuusa eddoobzi era nga ekiragiro kino kyakutandika okukolerawo.