Bagumbye e Kanungu Lwa "Fistula"

0
443

Abasawo abali ku gw’okulogoosa abakazi ekirwadde kya Fisitula mu lusiisira olukubiddwa e Bwindi mu Bukiikaddyo bwa Uganda bakiguddeko ekibinja ky’abakazi 30 abatabadde ku lukalala lw’abagenda kulongoosebwa bwebeeyiyeeyo ne bagaana okuseguka okutuusa nga abo balongooseddwa.
Ekyewuunyisa abakazi bano bavudde mu district y’e Dokolo mu bukiikakkono bwa Buganda.