FUFA Esonda Zitwala Abawagizi ba Cranes e Gabon

0
851

Ebbugumu lyeyongedde mu tiimu y’;eggwanga ey’omupiira Uganda Cranes oluvannyuma lw’omutendesi Micho Sredojevic okuyita abasambi beeetegekere empaka z’ekikopo kya Africa.
Tiimu efunye ab’omukago abalala aba Ecobank, beewaddeyo okubayambako mu nteekateeka zonna.