Maama W'Omumbere Agumbye ku Poliisi

0
736

Maama w’Omusinga wa Rwenzururu alumbye poliisi y’e Kasese nagisaba emuwe ebintu byebayonoonye mu Lubiri omuli embuzi, ente n’ebintu ebikalu.
Olutalo luno lwaaliwo ku nkomelero ya wiiki ewedde wabula nga Nyamukama Crhsitine Mukiranya Maama W’omusinga mu Lubiri teyaliimu.