Omukazi Emmekete: Tamanyi Basajja Mu Kukanika Booda

0
762

Abakazi ba Uganda bongedde okuzibuka amaaso ne bamanya nti basobola okwetengerera mu byenfuna oli kaabe mufumbo oba nedda.
Mu mukazi emmekete olwaleero tutunuulidde mwana muwala Florence Nantumbwe akanika bodaboda e Katwe.