Abamasaza Musigire Emirimu Egyetuuma

0
519

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaami b’amasaza okugabanya obuvunaanyizibwa mu baami b’amagombolola bebaweereza nabo, kibasobozese okwanguyirwa obuweereza nga tebeetuumyeko buvunaanyizibwa.