Eby'amagye Mubirekere Bannamagye -Kasirye Ggwanga

0
754

Bannayuganda bwebafunye amawulire g’enkyukakyuka ezikoleddwa mu magye buli omu natandika okwogera kwogera nga bwawulira ku nkyukakyuka zino, naye abaffe… zitegeeza ki eri eggwanga?
Munnaffe Ernest Wisdom Kiyonga oluwulidde bino adduse zambwe nanoonya omu ku bannamagye abagundiifu era abategeera ensonga zino, Brigadier Kasirye Ggwanga era nebawayaamu. Katulabe akafubo kaababiri bano.