Lukwago Bamutute Ntatinda Ku Park Yard

0
1183

Omuloodi mmeeya wa Kampala Erias Lukwago ne ba kkansala be poliisi ebatutte ntatinda bwebbadde bazze okulaba embeera bweri mu katale ka Park Yard.
Mmeeya ne bakkansala babadde bazze okuzuulira ddala ekituufu ku katale kano basobole okiubiteesaako kyokka poliisi nabamu ku bakugira obuzzi bwemisango bayite ba Crime Preventers tebabakkirizza.