Margaret Zziwa Akalambidde

0
1240

Eyaali sipiika w’olukiiko olutaba amawanga g’obuvanjuba bwa Africa, EALA, Margaret Nantongo Zziwa ayagala kudda mu ntebe ye akubirize olukiiko luno olusigazzaayo ekiseera ekitono okwabuka.
Zziwa ategeezezza bannamawulire nti oluvannyuma lw’okuwangula omusango gw’okumumaamula mu ntebe yamaze dda okutegeeza bebikwatako omukutegekera woofiisi ye addeyo akakkakalabye ogwa sipiika.
Zziwa babaka banne baamunaabira mu maaso mu December wa 2014 nga bamulanga kutuukiriza mulimu gwe.