Abasiraamu Bawonye Ebivumo, Babazimbidde Omuzikiti Ogutemagana

0
995

Director wa Sharia Sheik Rajab Kakooza akubiliza abasilamu okwagala eddiini yaabwe nga bakola ebintu  ebiweesa Katonda ekitiibwa .
Okwogera bino asinzidde Kalagala Nkozi Mu kuggulawo omuzikiti Gwa Khalid Kakande Wattu  ku mukolo ogwetabiddwako abakulembeze mu Diini y’obusilaamu ku mitendera egyenjawulo.