Abatuuze E Budaka Balojedde Aba Gavumenti Enjala

0
922

Mukawefube wokufugaza omusujja gwensiri, minisitule yebyobulamu yabakana nogwokugaba obutimba bwensiri ngabasokeera mu district ezisinga okutawanyizibwa omusujja.
Olunaku olaweero abakugu basiibye Budaka nga bagaba obutimba buuno nga kisuubirwa nti webanamirayo district eziri mubuvanjuba bwa Uganda obutimba bwensiri obukade 2.6 bwebwebujja okuba nga bugabiddwa mu districy 22.