Minisita Alumirizza Abalokole Okuwandiisa Abalwadde

0
1275

Minisita omubezi avunanyizibwa kubyo bulamu nga yakola guno naguli Sarah Achieng Opendi alumiriza bannaddiini abamu okubeera abasale mu kusasanyizibwa kw’ekirwade kya kafuba mugwanga.
Minisita agamba nti bannaddiini naddala abalokole balemeseza abalwade okugenda mu ddwaliro okufuna obujanjabi nga babagamba nti Yesu yekka y agenda okubawonya.
Minisita bino abyogerede ku mukolo gwokukuza olunaku lwa TB munsiyo mu district ye Tororo mugomlola ya Mukuju.