Katikkiro Ayise Olukiiko Lutuule Bukubirire

0
889

Abakiise mu lukiiko lwa Buganda bayitiddwa bukubirire mu lukiiko olw’enjawulo okusiima emirimu egyakolebwa omugenzi Katikkiro Joash Mayanja Nkangi katonda gweyajjuludde olunaku lw’eggulo.
Buli anajja mu lukiiko abakazi bateekwa kwambala Gomesi ate abasajja kkunzu ebyambalo bya Buganda ebitongole.