Bba wa Nakiwala Alabudde Aba DP

0
911

Omubaka wa Bukomansimbi South Deo Gratious Kiyingi atabukidde bannakibiina ki DP abafukidde mukyala we Flolence Nakiwala Kiyinji akayinja mungato olwokuba yakiriza obwa minisita mu Gavumenti ya NRM.
Ono agamba nti bano baliana okukomya okuvvoola n’okulengezza Pulesidenti Museveni olw’okulonda mukyala we ku bwa minisita

TagsDP