Ebya Ba 'Crime Preventers' Sibyangu

0
918

Abayambi ba police abamanyiddwa nga crime preventers bandisanga akaseera akazibu okukolera wansi w’abakulembeze b’ebitundu Poliisi gyeyabazizza.
Abakulembeze abamu NBS beeyogeddeko nabo batugambye nti tebalowooza nti ba crime preventers baagala okukolera obwereere ate nga n’ekirala, tebabeesiga.