FDC Etandise Enteekateeka Z’okulonda Pulezidenti

0
740

Ekibiina kya Forum for Democratic change kirangiridde enteekateeka z’ okulonda omukulembeze w’ekibiina kyabwe omujja omwaka guno.
Gen Mugisha muntu eyalondebwa mu 2012 entebe ya FDC ayinza okuba ng’agituulamu gusembayo ssinga anaaba tazeemu kwesimbawo mu nteekateeka ezitandika mu Gwomusanvu.