Museveni Agguddewo Ekkolero e Jinja

0
713

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni alagidde abasoga okwongera okuwaayo ettaka lyabwe eri abasigansimbi okuzimbako amakolero, olwo abaana baabwe bafune emirimu.
Pulezidenti abadde aggulawo ekkolero erikola engoye wali e Masese mu Jinja, n’afalaasira abaayo nti amakolero kwekukulaakulana kwa Uganda olwaleero.

More News