Abalema Ba Tuku Tuku Bakaaye

0
1111

Bannannyini bidduka eby’emipiira esatu ebimanyiddwa nga Tuku tuku beekubidde enduulu eri abakulembeze ba NRM e Lubaga nga bagaala gavumenti ne Minisita wa Kampala abaddiremu oluvannyuma lw’okumala ebbanga erisoba mu sabbiiti nga tebakola olw’ekiragiro ekyayisibwa Minisita wa Kampala Beti Kamya ng’awera tuk-tuk zino obutaddamu kukolera mu Kampala.