Abasiraamu Basabiddwa Okusigala Obumu

0
548

Amyuka imam w’omuzigiti gwa old Kampala Seeka Imran Ssali asoomoozezza abasiraamu okutandika n’olwaleero okuyunga oluganda olwali lumenyeddwa basobole okubeera obumu n’okutambulira awamu ng’enkola y’omubaka Muhammad (PBUH) bweyali.
Seeka Ssali asinzidde ku muzikiti gwa Masjid Musa ku Hotel Africana wasomedde Khutuba oluvannyuma lw’okusaala Eid.
Bushrah Namirimu Abaddeyo…