Akalulu K'e Kyaddondo Kengedde

0
837

Abalonzi mu kyaddondo east basuze bulindaala nga beesunga okulonda omubaka anaabakiikirira mu paalimenti, okutuusa mu 2021.
Akalulu kano kalimu abavuganya bataano wabula nga embiranye okusinga eri wakati wabantu basatu okuli owa NRM,FDC ne Kyagulanyi eyesimbyewo yekka.