Omwana Asuuliddwa Mu Kaabuyonjo

0
579

Abatuuze B’E kisekenda mu kibuga Mubende bakedde kusatira nga banoonya omuzadde eyasudde omwana mu kabuyonjo y’omutuuze omu ku kyalo
Omwana ono azuuliddwa omutuuze omu akedde okugenda mu kabuyonjo kyokka bwatuuseeyo kwekuwulira omwana akaaba gwasoose okulowooza nti Mbuzi olwo wano waalayiriuzza enduulu esombodde aboku kyalo