Okulonda Kwa Nkya e Kenya

0
1037

Ng’ebula esaawa mbale bannakenya okukuba akalulu ka president olunaku lw’enkya waliwo obweralikirivu obubaluseewo mu bantu era wetwogerela nga waliwo bannakenya abawerako abasala ensalo okwessogga Uganda nga belalikiridde ebiyinza okuddirila oluvanyuma lw’okulonda