Obutiti E Wakiso

0
573

Enkuba bikokyo eyafudembye olunaku olw’eggulo mu wakiso ere abaayo bafumbya miyagi anti tebalekedde kantu.
Wetufunidde amawulire gano embeera ebadde ekyali ya butiti mu bitundu ebyakoseddwa mu nnyo mu ggombolola y’e Gombe mu munisipaali ey’e Nansana, olw’omuzira omuyitirivu ogwagudde negukwata abitole.
Ebintu bingi byasanyiziddwawo gamba nga ennyumba, ebirime kko neebisolo okufa.

More News