Abatuuze B'e Kagadi Bavudde Ssi Basanyufu ku Ssente Z'emyaka

0
513

Ab’e kagadi baagala ensimbi ezaaweebwa ababaka okwebuuza ku balonzi ku bbago erigenderera okuggya ekkomo ku myaka g’omukulembeze w’eggwanga waakiri zigulibwemu eddagala lissibwe mu malwaliro. Bino babitegeezezza omubaka wa Buyaga West, Barnabas Tinkasimire mu nsisinkano ebadde muGombolola ly’e Mpeefu nga mu district y’e Kagadi.