Eddwaliro Ly'e Walukuba Likaabya

0
431

Abatuuze abawangalira mu walukuba masese division basattira olwe mbeera embi ssaako amabanja agali mu ddwaliro lyaabwe erimu lyokka elya Walukuba health center IV. Bagamba eddwaliro lyabwe likulungudde ebbanga nga teririna masannyalaze na amazzi ate nga n’ebizimbe binatera okugwa.