Poliisi Erabudde Abanaakuba Ebiliroliro

0
688

Essaawa ezisigaddeyo okusiibula omwaka 2017 n’okwaniriza 2018 kati osobola n’okuzibalira ku ngalo ng’abasinga beesunga mwaka 2018 butabasanga mu buliri. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi, Emilian Kayima kampuni 921 zokka zeezikkriziddwa okutulisa ebiriroriro mu bbinu ly’okwaniriza omwaka.