Ebbula Ly'omusaayi Bannange

0
907

Ebbula lyomusaayi mu ggwanga kyekimu ku byeraliikiriza mu kiseera kino nga mu kiseera kino Uganda yeetaga eccupa z’omusayi ezisoba mu mitwalo asatu okujjanjaba abantu abagwetaaga. Mu kafuko akekenjawulo Zaharah Namuli Kabaddemu nakulira etterekero ly’omusaayi Dr. Kyeyune Dorothy ategeezezza nti ebbula ly’omusaayi lyava ku byuma ebigulongoosa okuggwaawo ne bannayuganda obutafaayo.