Ekisujja Ekittirawo Kizze

0
803

Ssentebe wa District y’e Nakaseke alaze obwennyamivu olw’ekirwadde ki Congo Creamean Haemographic Fever- CCHF ekiyitira mu kusaabaana omusayi gw’ebisolo naddala ente wamu n’entuuyo z’ababa bakwatiddwa ekimbe kino ekibaluseewo mu kitundu kino nga kyakakwata abantu 8. Wano, Ssentebe w’asinzidde n’asaba ekitongole ky’ebyobulamu okusitukiramu bunnambiro kitaase abantu.