Kirumira Poliisi 'Agivuddemu'

0
470

Omuduumizi wa poliisi e Buyende Muhammad Kirumira alangiridde nga bw’elekulidde emirimu gya poliisi nga agamba ekooye okuyigganyizibwa ng’aggulwako emisango kumpi buli kadde. Mwoyo gwa Ggwanga nga bweyeeyita wayizzaamu ne NBS tv, naatutegeeza nti ekimunyiye bebakamaabe mu poliisi obutasiima mirimu gyakoledde eggwanga lino ne poliisi nga ekitongole, nebamusasulamu misango gyebamupaatiikako olutatadde, kko n’e mpalana.