Omuwala Suzan Magara Eyawambibwa Attiddwa

0
411

Poliisi etaddewo obukadde bwa siringi za Uganda 100 eri omuntu yenna anaasobola okutegeera omuntu nannyizi ddoboozi eryaweerezebwa abaawamba Susan Magara, oluvanyuma alyoke azuulibwe olwaleero nga mufu. Magara abadde amaze ssabbiiti ssatu nga abuze kyokka olwaleero omulambo gwe gusangiddwa nga gusuuliddwa ku mabbali g’ekkubo eri e Kigo.