Amasasi ne Ttigaggaasi Bibwatuse e Yumbe, Entabwe Evudde mu Musolo

0
321

Poliisi mu disitulikiti y’e Yumbe esiibye yeezooba n’abantu beeno ababadde batabukidde abakungu ob’ekitingole ekiwooza ekya URA, ababadde bagenze mu kooti okwewozaako ku musango ogwababawaabirwa nga abavuzzi ba boda boda babavunaana okuwamba nga pikipiki zaabwa, mu ngeri etali mu mateeka.