Buganda Ekyalemedde ku FEDERO

0
404

Kattikiro wa Buganga Charles Peter Mayiga ategeezezza nti Buganda ekyalina bingi byebanja gavumenti eya wakati nga ne federo yetagiisa. Katikkiro okwogera bino abadde ayaniriiza abakungu ab’obwakabaka bwa ba Kikuyu okuva e Kenya nga bano bazze kunyweza nkolagana n’obwa Kabaka bwa Buganda.