Abavuganya Bazize Okuteesa ne Museveni

0
426

Abamu ku babaka ba palaamenti abali kuludda oluvuganya gavumenti bekalakasiza nebagaana okugenda munsinsinkano yababaka ne presidenti Museveni nga bagamba babadde tebasobola kugenda mulukiko bo lwebabadde bayita akabondo ka NRM. Ababaka bano era batutegezeza nti okugaana banamawulire okubaawo Obuterevu nga ababaka babuuza omukulembeze wegwanga ebibuzo kwosa nebibabde biyitingana nti olukalala lwa ababaka abagenda okubuza basunsiddwamu byebimu kwebyo ebibaganye okugenda mu munsinsikaano eno.