Emboozi Y'omusiraamu Eyakwatibwa Nga Talina Musango Ekaabya

0
832

Oluvanyuma lw’okusibwa mu musango gwatakoola Sam Mayambala asobeddwa butya bwalina okukaakasa abantu nti teyenyigira mu kitta bakazi ekya kyaaka ennyo mu bitundu bye Ntebbe ne Nansana. Ono y’omu ka bantu poliisi beyalaga eggwanga nti benyigira mu kutemula abakyala kyoka oluvanyuma nateebwa olw’obujjulizi obumuluma okubula. Omusasi waffe Isabella Tugume awayiizamu naye.